Rexba limited retweeted
Replying to @edthnaka
@edthnaka akyaddeko ku BBS Terefayina mu Pulogulaamu #ZuukukaNensonga naasaba abaami okubeerawo mu bulamu bw’abaana baabwe.
Rexba limited retweeted
Ekitongole ki Rexba ekivunaanyizibwa ku butale bwa Kabaka, kitongozza empaka z'emizannyo mu Butale ezituumiddwa Rexba Sports Gala ezigenda okubeerawo nga 27 omwezi guno mu Lubiri e Mengo.
Empaka zino zitongozeddwa Minisita w'Amawulire Okukunga era Omwogezi w’Obwakabaka, Oweek Israel Kazibwe Kitooke n'akuutira abasuubuzi mu butale buno okunyweza obumu n'okutwala obulamu bwabwe ng'ekintu ekikulu ennyo era n'okusitula omutindo mu bye bakola okusobola okufuna ssente kubanga kino kikuuma Amaka nga masanyufu.
Amyuka Ssenkulu wa Rexba Brian Mubiru agambye nti baatandika empaka zino okusobozesa abantu ba Kabaka okubeera Abalamu obulungi kubanga bakolera nnyo emirimu mu kifo kimu era nokwongera okulaba nga obutale bwonna bussa kimu nga bukolagana bulungi.
Luzarus Okechi, omukungu okuva mu Minisitule y'obugagga obw'omuttaka, ategeezezza nti baakiraba nga kikulu okukolera awamu n'ekitongole kya Rexba okusomesa abantu ba Kabaka mu Butale engeri gyebayinza okukuuma obutondebwensi nga bakozesa amasigiri agakekkereza amanda n'amaanyi g'Enjuba.
Empaka zino ziwagiddwa Rejoice Paint, Sumz, Detral Energy, St Joseph’s Hosiptal n'abalala.
It was a humbling moment witnessing @BugandaKingdom_ Spokesperson and Minister of Press and Mobilisation @KazibweIsrael preside over the official launch of the Rexba sports Gala 2026. The minister urged vendors to; have healthy meals, be transparent in their business dealings – at Wakiso, Uganda
1
1
49
and make regular physical exercise.@sumz_snacks @MEMD_Uganda @DetraEnergy @StJosephHospWak @bbstvug @cbsfm_ug @rejoicepaint123 @mtnmomoug @Isacmpanga @jmsewanyana @StarTimesUganda – at Wakiso, Uganda
16
We have onboarded @rejoicepaint123 among our sports Gala sponsors and the company Director Mr.Reckon Kaggwa Muyanja was present at the event Launch yesterday in Kibuye market. @StJosephHospWak
@sumz_snacks @MEMD_Uganda
@bbstvug @Isacmpanga @jmsewanyana @MubiruBria66233
@cbsfm – at Wakiso, Uganda
We were honoured by the representation from @MEMD_Uganda led by Mr.Oketch Lazarous during the Rexba Sports Gala launch 2026 in kibuye market..The ministry is our treasured partner in this year's Clean cooking competitions. @jmsewanyana @Isacmpanga @bbstvug @cbsfm_ug @DetraEnergy
1
49
Rexba limited retweeted
Princess Katrina Ssangalyambogo is in hoima for today’s Uganda cranes training .
Rexba limited retweeted
If you're a Manchester United fan, stick with us. We'll get there soon. - Princess Katrina Sarah Ssangalyambogo
#NTVNews
Today in Kibuye Market we have launched the Rexba Sports Gala 2026 alongside our partners @MEMD_Uganda @DetraEnergy @sumz_snacks @rejoicepaint123 @StJosephHospWak @BugandaKingdom_
Rexba limited retweeted
Proud to be part of the launch of the #RexbaSportsGala2026 as the Official Medical Partner!
Organised by Rexba Limited, the annual sporting event brings together vendors and teams from Royal Markets managed under the Buganda Kingdom, promoting sports, unity and teamwork.
At St. Joseph’s Hospital Wakiso, we are committed to providing medical support throughout the gala, ensuring safe and enjoyable sporting activities for all.
Your Health, Our Priority!
Hon.Nambooze Betty having a moment with His Majesty the Kabaka.Could this be the reason behind Kyaggwe's Victory today?
#MasazaCup2026 – at Wakiso, Uganda
Munna Kyaggwe Omubaka Betty Nambooze Bakireke aleese omutanda akaseko.
#MasazaFinals2026
79
Rexba limited retweeted
This afternoon, we were at Wankulukuku Stadium for the finals of the annual Masaza Cup organized by Buganda Kingdom.
Kyaggwe emerged victorious in the finals against Gomba.
Wangaala Ayi Ssabassajja
Congratulations Kyaggwe – at Kampala, Uganda
Kyaggwe ye Nnantameggwa w'omwaka guno mu masaza ga Buganda mu mupiira ogw'ebigere.
Ewangudde Gomba ku ggoolo 1 ku bwereere.
Gunyumidde Wankulukuku.
#MasazaCup2026
46
Picture of the day.
#MasazaCupFinal2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye n'alamusa ku Muzzukulu wa Mukalo eyaliko omumyuka w'omukulembeze w'eggwanga H.E Edward Kiwanuka Ssekandi e Wankulukuku, n'amukuba akaama.
#MasazaCup2026
Rexba limited retweeted
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ng’atuuka ku Kisaawe e Wankulukuku gyebvuddeko okuggalawo empaka z’Amasaza wakati wa Gomba ne Kyaggwe.
Ssaabasajja azze n’Omumbejja Katrina Sarah Ssangalyambogo ng’ayaniriziddwa Katikkiro @cpmayiga ne Minisita w’Emizannyo Owek, @robert_serwanga . #MasazaCupFinals2026 #BBSKATI
We are present at Muteesa II Sports Complex Wankulukuku to welcome our Principal shareholder the KABAKA OF BUGANDA for the grand finale of the Masaza Cup 2026. @DetraEnergy @MEMD_Uganda @sumz_snacks
@StarTimesUganda @KCCAUG
#MasazaCupFinal2026 @MubiruBria66233 @DenisKavulu – at Kampala, Uganda
4
162

















































