Rexba limited retweeted
Replying to @edthnaka
@edthnaka akyaddeko ku BBS Terefayina mu Pulogulaamu #ZuukukaNensonga naasaba abaami okubeerawo mu bulamu bw’abaana baabwe.
Rexba limited retweeted
Ekitongole ki Rexba ekivunaanyizibwa ku butale bwa Kabaka, kitongozza empaka z'emizannyo mu Butale ezituumiddwa Rexba Sports Gala ezigenda okubeerawo nga 27 omwezi guno mu Lubiri e Mengo.
Empaka zino zitongozeddwa Minisita w'Amawulire Okukunga era Omwogezi w’Obwakabaka, Oweek Israel Kazibwe Kitooke n'akuutira abasuubuzi mu butale buno okunyweza obumu n'okutwala obulamu bwabwe ng'ekintu ekikulu ennyo era n'okusitula omutindo mu bye bakola okusobola okufuna ssente kubanga kino kikuuma Amaka nga masanyufu.
Amyuka Ssenkulu wa Rexba Brian Mubiru agambye nti baatandika empaka zino okusobozesa abantu ba Kabaka okubeera Abalamu obulungi kubanga bakolera nnyo emirimu mu kifo kimu era nokwongera okulaba nga obutale bwonna bussa kimu nga bukolagana bulungi.
Luzarus Okechi, omukungu okuva mu Minisitule y'obugagga obw'omuttaka, ategeezezza nti baakiraba nga kikulu okukolera awamu n'ekitongole kya Rexba okusomesa abantu ba Kabaka mu Butale engeri gyebayinza okukuuma obutondebwensi nga bakozesa amasigiri agakekkereza amanda n'amaanyi g'Enjuba.
Empaka zino ziwagiddwa Rejoice Paint, Sumz, Detral Energy, St Joseph’s Hosiptal n'abalala.
Rexba limited retweeted
Princess Katrina Ssangalyambogo is in hoima for today’s Uganda cranes training .
Rexba limited retweeted
If you're a Manchester United fan, stick with us. We'll get there soon. - Princess Katrina Sarah Ssangalyambogo
#NTVNews
Rexba limited retweeted
Proud to be part of the launch of the #RexbaSportsGala2026 as the Official Medical Partner!
Organised by Rexba Limited, the annual sporting event brings together vendors and teams from Royal Markets managed under the Buganda Kingdom, promoting sports, unity and teamwork.
At St. Joseph’s Hospital Wakiso, we are committed to providing medical support throughout the gala, ensuring safe and enjoyable sporting activities for all.
Your Health, Our Priority!
Rexba limited retweeted
This afternoon, we were at Wankulukuku Stadium for the finals of the annual Masaza Cup organized by Buganda Kingdom.
Kyaggwe emerged victorious in the finals against Gomba.
Wangaala Ayi Ssabassajja
Ssaabasajja Kabaka asiimye n'alamusa ku Muzzukulu wa Mukalo eyaliko omumyuka w'omukulembeze w'eggwanga H.E Edward Kiwanuka Ssekandi e Wankulukuku, n'amukuba akaama.
#MasazaCup2026
Rexba limited retweeted
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ng’atuuka ku Kisaawe e Wankulukuku gyebvuddeko okuggalawo empaka z’Amasaza wakati wa Gomba ne Kyaggwe.
Ssaabasajja azze n’Omumbejja Katrina Sarah Ssangalyambogo ng’ayaniriziddwa Katikkiro @cpmayiga ne Minisita w’Emizannyo Owek, @robert_serwanga . #MasazaCupFinals2026 #BBSKATI
Rexba limited retweeted
Ndi mu Lubiri e Mengo, okuggalawo omusomo gw’Abajjajja ffe Abataka b’Obusolya.
Omusomo guli ku nkuza y’Abaana ku mulamwa ogugamba nti “ Omubumbirano ku Kukuza Omwana”.
Rexba limited retweeted
Omusomo gw'obuwangwa, ennono n'empisa ogutgekebwa Bajjajja Abataka Abakulu Ab'Obusolya gukomekkerezeddwa n'obubaka bwa Kabaka obusomeddwa Omulangira Kassim Nakibinge.
Obubaka bwa Kabaka bubadde bwe buti;
Tubeebaza nnyo olw'entegeka gye mwatandikawo okulambika bazzukulu bammwe ku nsonga enkulu ennyo ezikwata ku nnono, olulimi n'empisa zaffe. Olulimi n'ennono zaffe bye by'okulwanyisa ebisinga amaanyi mu kunyweza obwakabaka bwaffe olwaleeeo ne mu biseera ebyomumaaso.
Ensi z'Abaddugavu naddala wano mu Africa zirina okulwanyisa embeera n'abantu abagezaako okutyoboola ennono n'empisa zaffe era tukuutire nnyo abavubuka nti enkulaakulana wadde obuyivu bireme kutujja ku mulamwa okukuuma ensibuko zaffe era n'obutakwatibwanga nsonyi okweyogerako nti baddugavu Abafirika n'okwogera ku mawanga gaabwe, ge basibukamu. Eno y'emu ku ngeri gye tusobola okuzimba obumu n'okuluubirira enkulaakulana eyannamaddala mu by'enfuga, eby'obusuubuzi, tekinologiya n'embeera zaffe.
Tusanyuka nnyo bwe tuwulira nti mu kwabya ennyimbe n'emikolo emirala musomesa bazzukulu bammwe ku nsonga ez'enjawulo ezikwata ku bika n'empisa zaffe. Kino mukinyweze nnyo, "omweyogereze aleme kutusuuza kayanzi kaffe".
Twebaza abatusomesezza olwaleero na mwenna abeetabye mu musomo guno. Tusiimye nnyo omulamwa ogukulembedde omusomo ogukwata ku baana n'engunjula yaabwe. Ffenna twenyigire mu kugunjula abaana baffe nga tubayigiriza olulimi oluganda, empisa n'ennono zaffe. N'okusinga byonna okubamanyisa obwakabaka n'omugaso gwabwo mu nkulaakulana y'ensi. Abo bonna abalowooza nti abantu okweyogerako nti Baganda buba busosoze ate bbo ne banyweza amawanga gaabwe, buno tebuba bwenkanya.
Nziramu okubeebaza olw'entegeka ennungi bweti egenderera okutujjukiza ebitukwatako nga eggwanga.
"Omusomo nguggaddewo".
Rexba limited retweeted
Today morning at the Renewable Energy conference, alongside the British High Commissioner, H.E. Lisa Chesney,we chaired a round table on clean cooking.
Unlocking partnership and investments prospectus @CCUMEMD
Banna Gomba kano kammwe, @flaviakubula munna Gomba munnammwe alina kyabaganba.
#MasazaCup2026
Rexba limited retweeted
We were pleased to welcome the @LimitedRexba team, our valued partner, to the Detra Energy booth at #REC26. 🤝
A valuable opportunity to connect & engage around our shared commitment to advancing clean cooking in Uganda.
@NREP_Uganda @ICLEIAfrica @unacc_ug @MEMD_Uganda
Rexba limited retweeted
Diarrhea kills 33 children every day in Uganda. Access to water alone is not enough; we must teach children to wash their hands with soap before eating to destroy these deadly germs.
Rexba limited retweeted
Today is #GlobalHandwashingDay, and @WorldVisionUg stands with the global community to mark it.
Children from Abim District, Karamoja, are at the centre of the celebration at Katwe Market in Kampala, with an exhibition of hand hygiene products they are trained to make.
Rexba limited retweeted
As hosts this year, @BugandaKingdom_ @Bulungibwansi joined the @min_waterUg , @WorldVision and @KCCAUG to launch Global Handwashing Day in Katwe Market today. Promoting clean hands for a healthy Buganda and a healthy Uganda. 💧🤲 #GlobalHandwashingDay
Rexba limited retweeted
As we celebrate Uganda’s Independence, let us remember that every Ugandan is also a consumer. @kimehenrich






















































